Mmmhhh
Azuukuka mu nkoko akeera nnyo maama
Akola akoowa nnyo
Alina okulabirira abato
Abato school fees okusoma
N’ebitabo oluusi tebarina
Nga n’ekyokulya okukifuna baguba
Y’atetenkanya y’ayiiya
Eby’ensula kko n’ebyokulya
Omukyala

Basirika
Baguma
Banyigirizibwa naye bakola
Independent woman
African woman
Eh aha
Omukyala

Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga )
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa
Singa si mukyala
(Singa saasoma)
Singa
(Singa saayiga )
Singa si mama we
(Singa saakula)
Singa

Teebereza ng’ali lubuto
Akabanga kawanvu ku hospital
Nga n’ezirinnyawo tazirina
N’atambulawo
Sinakindi azaalidde ku kkubo
Nga tewali ayamba
N’aguma ye nnyabo (nnyabo)

Baguma
Bagumira bingi (ba nnyabo)
Olugendo lw’okukuza omwana nga luwanvu (nnyabo)
Baguma (ba nnyabo)
Banyikivu
(nnyabo)
Bakola
Be bakyala
Singa
Singa
Singa
Singaaaaa
Mama we

Maama
Ma mama
Yeeh leee leee
Maama
Maama

Alenga muwogo ku nguudo
Tufune school fees
N’oluusi akomawo nga tafunye yadde nnyabo
Eby’ewaka byonna y’abimala
Okwambala saako n’eddwaliro
Maama anyiikira nnyo nnyo

She’s so hard working
And mankind
She’s a woman of integrity
A mother
Omukyala
My mama
You’re ma star

Chorus to fade

Advertisements