Eh
Sha
Yo B2C
Awawawa
Andy Events

ŋŋamba mu luzungu
Oba mu Luganda
Ntino nkwagala

Nyongera
Nyongera
Neera neera
Nyongera
Nyongera
Nyongera
Give me more of your loving girl
Nyongera

This is my time
This is my day
Come I show you
Show you my way
Nkusaba kimu tonnimba
Gwe muwala gwe neegomba
Omukwano gwaffe ssi katemba
Tulina bangi be twegomba
Anna omwana Maria
Guno omukwano ogwaffe gwa bbula
Nyongera babe tonnumya
Kabisi ko katonnya
Baby ng’enkuba

Girl your love is a medicine
Girl your beauty coulda make me sin
Marry you please take my ring
Njagala tuzimbe omusingi
Baby laba bano ba fala lala
Babeera banvunaana
Babe bwe mba nkuwaana
Tebamanyi nze akusaana
Woman,
Katonda yakutondera
N’apima pima ebirungo n’akunzimbira

Kankwesige nkumulungulemu bano ababi
Abalina effutwa balina n’emize emibi
Kulungula tubalage nti tuli b’akabi
Ffe twefuna siringi n’omugagga
My sweet love nkwagala
Baby you my love
Ebyo by’okola nze binzita
Nkwagala you my darling
Gwe nno otiribisa
Onjugumiza
Oyogera okirako ennyonza
Gwe nno otiribisa
Onjugumiza
Okirako aaah
Mpambatira
Babe nnyambala

Nyongera
Nyongera
Neera neera
Nyongera
Nyongera
Nyongera
Give me more of your loving girl
Nyongera
Nyongera
Nyongera
Mukwano babe kupe
Nyongera

Click Here to Download Mp3

Advertisements