Kigumba clear
Bye byansika near
Asiiba ku pizza
Nga bano ba Lupita

Kali ku near
Nyambuse gear
Bitabo nabirya
Ko nze oli ne puliida mulamba tumya bbiya

Tebalina lomance
These girls
Tebalina lomance
They have no lomance
Nasing they got no lomance
Tebalina lomance
Ah these girls
Tebalina lomance
They have no lomance
Nasing
Tebalina lomance

Nkasanga ku street kali ku bbala
Nga nze ndowooza kandabyemu obwa ffala
Ne nkooka zino zi how are you dear
Ne keetunuza eri nga akatanywe na bbiya
Bikomo byetimbye kigumba clear
Nga kalina ebifi bye byansika near
Atambula azina asiiba ku pizza
Ng’ali ready for CHOGM nga bano ba Lupita
Kambaza step kali ku near
Eno memba agamba nyambuse gear
Kambuuza oba ebitabo nabirya?
Ko nze oli ne puliida mulamba tumya bbiya

Zi where do you stay kw’olwo kaamanya
Zi Whatsapp number kw’olwo zaagabwa
Ne nkagamba luliba olwo kiriba naye ate waayita meka?
Ku nkeera olwo kaakuba
Ndi mu mujoozi ŋenda ku ndiba
Kulaba ku Arsenal anti twagobye Wenger
Kaŋŋamba ebibumba byali mu cover
Mbu nzije mbikwekule ebibumba byali ku sure
Nali mu bwetaavu noonya zi kichwa
Nga collabo noonya za mu misuwa
Nkooye bu soap dish noonya akimala
Ate kano ka mademoselle kaŋŋamba sure sure
Nalinnya na booda saalina ffuta
Kagaali ne nsotta afande fugita
Emikolo nkugambye gya tunyumira
Naguno gwaaka nkugambye ekyo sikyejjusa
Naye

Second date kajja kaagala mbaga
Nenkagamba weefuge tumya shisha
Bwe kaatumya bbiya nze natumya ddipo
Naye bwe katamiira ka shockinga ba people
Bambuuza oba nkawadde bondo?
Ko nze emisambwa gye waabwe ginywa Kitoko
Nga kazina obuzina obuyita pawpaw
Zino zi sidong pon it whine and go down
Bwe twava eyo twadda mu bisooto
Kigwo ggumbya mwattu mu bisooto
Newaanye mbu nfunye omutindo
Naye ate waayita meka ne Weasel n’akanyigako
Nkugambye

Fille Katamba wakuba waaki?
These girls tebalina lomance
Bad gyal Cindy yabba w’ani?
Ebyo ebyana tebirina lomance
Ye sheebah ayanjula ddi?
Si kati tannafuna lomance
How do you leave Katongole Omutongole mu batongole Titie?
Tebalina lomance
But Patricia how do you leave Kazoora as in JK baba Buddies?
Tunaalya lomance?
Tebarina lomanceeeeeee
Nze sirina lomance
OCM Records

Submit Corrections
Click Here to Download Mp3

Advertisements